Abakulembeze b’abantu abaliko obulemu ku mitendera egy’enjawulo beegayiridde abalamuzi n’abakulembeze mu ssiga eddamuzi bulijjo okugololanga ettumba bakaggw’ensonyi abakabasanya abantu abaliko obulemu. Bano bagamba nti bamaddugaddenge bano...
Olulimi Oluganda lusomeddwa mu Kkanisa ya St. Paul’s Cathedral e London ng’olulimi lwa Africa olusookedde ddala okuva ensi lwe yatandikawo. Eggulo nga 2 Ssebaaseka (June) 2024,...